Saša Milivojev - Luganda

www.sasamilivojev.com

SAŠA MILIVOJEV

Luganda

                 

 

OMWENGE NE OMULIRO

Tebelinza
Gwe nange
Etumko
Ekilo ekizukussa
Enssulo enzilenta obukakamu
Omubili ku mubili
Enliso ku liso
omuwenge ne omuliro
Engulu ligulwawo
Omussenyu ne entuuyo
Amayenggo nga gakoneggana
Enkwata atewalika
Obwoomu
Okwetaaya nga ebinyonyi
Okumenyebwe n’omukwano
Okukowa no mwoyo

 

AMAASO

Mumaaso kilabwa
Obutamba na musango
Bukusibya ne wire
Nga owaasamko amajjirijimba, kitwala e myo
Okoola obugganda bwe obuseke
Kulwa amaaso agakuba amisuumali mu bigambo
Nga obuyinza
Kumutima
Okutangala kwa maaso kulagga
Obwomumu kye guli
Kilotooto kyebali
Okukwaata

               


MPANKA ENKOMELERO


Akasselera kamu akokuffilira
enkiwondu ekitujja munze
Kitemagganye omubili n’omwoyo
Nga amazigga gomunyo
Gwe kiwonddu kyenge ekituuja
Kankusabbe
Nkwangale era nkwangale
Nga enyunki bwezzagala ebimuli

 

Translation into Luganda:

MUDASHI ALIDEKI